Archbishop KAZIMBA MUGALU akubiriza okukuuma emirembe, okwagala n’obumu
Archbishop atuwadde Amagezi bulijjo okusonyiwanga Abatusobya Sako okwelabira ebyayita.
Minister Webye Ttaka Amayumba n’enkulakulana y’ebibuga Hon Judith Nabakooba (mama Mityana ) yabadde omugenyi omukulu kumukolo guno ASABYE abakiriza okunwerera Ku mukama Katonda basobole okuwangula munsi muno .
Abantu bebaziza Hon Nabakooba okubalwanira Ku Bibanja .
Nabakooba Awadde banansi esuubi bwabadde Ayogera Ategezeza Nti akola butaweera okulaba nga Ekibba Ttaka kifuka lufumo mu Uganda .
ASABYE abakiriza basabire ab’emilulu abagala ebyobwerere Katonda abakyuse emitima olwo nekibba Ttaka kijja kugwaawo.